Intro Warren is a Professor Acidic Vokoz the Lyrical boy Verse I Singa president Nina bwemuyita, Nalisabye ku security nebankuma Hunie, Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka, Nampaku kutaaka mukwano nenkuzimbila Olubili mwenkukumila Hook Obwo obulungi bwo nze Siri safe, Walai Siri safe Eno agayaye gasibye emitaafu, Bagala kutukola bikyamu. Chorus Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Nze mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Bambi mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Verse II Njafukamila mumaso gamumakama, Nkuteke mumikono gye mukama Njakulwana nabo abatwekyika Abagala okutulemesa apaana Buli kimu nebakisatula, Byenakukweka babikwekula Bagala kimu kukwediza Nze ondeke wanno nga banjeeya Hook Obwo obulungi bwo nze Siri safe, Walai Siri safe Eno agayaye gasibye emitaafu, Bagala kutukola bikyamu. Chorus Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Nze mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Bambi mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Verse III Singa president Nina bwemuyita, Nalisabye ku security nebankuma Baby, Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka, Nampaka kutaaka mukwano nenkuzimbila Olubili mwenkukumila Hook Obwo obulungi bwo nze Siri safe, Walai Siri safe Eno agayaye gasibye emitaafu, Bagala kutukola bikyamu. Chorus Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Nze mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka, Bambi mpa ekifo ekisooka Njagala just nga nze gwososa Nemubizibu ebikanga Outro Warren Professor