Intro Yeah… Ooh ooh yeah Oh yeah yeah yeah Chorus Omukwano gwo Gwokya nga omuliro Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Omukwano gwo Gwokya nga omuliro… oh Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Verse I Sweetie oli mu sukali Oje nawe wekomebeko omanye Olina akamwenyo Bwoba osese Oyakayaka nga emunyenye Buli lwe ndaba akutunulira Mba muli siterera Obuwomi bwo bwolina Bumaze amanyi gona Ebigezo binji…. Tekinkola bulunji….. no Gwe oyambala smart nonyuma Notwala amaaso gona Onsika sepulinji Chorus Omukwano gwo Gwokya nga omuliro Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Omukwano gwo Gwokya nga omuliro… oh Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Verse II Olina obwoji bwa kyambe Gwe oli maazi ndi nkonge Bwo na kyafuwala no dugala Na kukuta ne kyangwe Nze ndi mumpi gwe oli muwanvu Kino ekiwato kya nje…oooh Nja kufumbira duma, nja biwomesa Oja ku ndetera gonja Nja kusikila Nja ku kumila ekyama Nze nja ku lwanira Na kawunga ne dodo Dear nja biwomesa Na yena wolinawo Mugambe akite nayingilawo Chorus Omukwano gwo Gwokya nga omuliro Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Omukwano gwo Gwokya nga omuliro… oh Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Verse III Bwoliba nga okaaba Nakuwa sweetie wa kati onune Nkufumbire, Nkuzalire abaana batufanane Yoya osabe.. Byona ofune.. Omukwano gumpe Ngukumile eno Ngu tekeko e jinja Ngu kume nga zaabu Ngutereke okomewo nkubikulire Nfune otulo mpone ekiro Gwe olimu sukali tamuka masali Owemesa ka chai Nga tekuli majani.. Chorus Omukwano gwo Gwokya nga omuliro Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Omukwano gwo Gwokya nga omuliro… oh Gwokya nga omuliro Olimu sukaali Nga ebikajo bye kawolo Gwokya nga omuliro Gwokya nga omuliro…….. (oli mu sukali) Gwokya nga omuliro ………. (oh yeah yeah) Gwokya nga omuliro…. oh Gwokya nga omuliro
![Gwokya-Nga-Omuliro-Lydia-Jazmine](https://mzikii.com/lyrics/wp-content/uploads/2023/03/Gwokya-Nga-Omuliro-Lydia-Jazmine.jpg)